Pulojekiti y’olutalo olunene 2.0
Weetabe mu kugaba obukadde n'obukadde bw'ekitabo kino okuyita mu mwaka 2023 ne 2024 mu kweteekerateekera okudda kwa Yesu.
Muky. Ellen G. White
Omu ku Batandisi b'Ekkanisa ya Seventh-day Adventisti
Nneesunga nnyo okulaba okusaasaana okugazi okw'ekitabo kino okusinga ku birala byonna... kubanga mu Olutalo Olunene, obubaka obulabula obusembayo eri ensi mwe buweerwa mu ngeri etegerekeka okusinga ebitabo ebirala byonna.
Ebiva ku Mutimbagano
Ennimi
Ted N. C. Wilson
President, w'Ekkanisa ya Seventh-day Adventisti
Ted N. C. Wilson
President, w'Ekkanisa ya Seventh-day Adventisti
Engeri y'Okwetabamu
Omutendera
Tegeeza Ekkanisa Enteeketeeke
Omutendera
Londawo Ekitundu Eky'Okugendamu
Omutendera
Teekamu Okusaba Kwo
Omutendera
Okukigaba
Mukama yannumiriza okuwandiika ekitabo kino kisobole okusasaanyizibwa<strong> mu buli kitundu eky'ensi awatali kulwa</strong>, kubanga okulabula okuli mu kyo kwetaagisa okuteekateeka abantu okuyimirirawo ku lunaku lwa Mukama.
ELLEN G. WHITE, MANUSCRIPT 24, 1891
Genda ku Mutimbagano Olutalo Olunene n'Ebiyamba Ebirala
Okuwumbawumba
Olowooza ensi egenda etereera oba egenda eyonooneka bwonoonesi? Ekyewuunyisa, abantu abasinga obungi leero bakkiriza nti ensi egenda etereera. Oboolyawo endowooza etesuubira kalungi y'ereetedde enneeyisa mu bantu okubuutikirwanga amawulire ag'entiisa, oba amazima agakankanya ensi agalagibwa mu kitabo kino oboolyawo ge tumanyi nti, Waliwo ekitali kirungi ne Sseŋŋendo eno eyaffe so nga tuli banafu nnyo okukitereeza.
Ekitabo Olutalo Olunene tekikoma mu kubikkula ntandikwa ya kugwa kwa muntu kwokka, naye era kyanika n'olutalo nnamuzisa oluyindira wansi eyo mu luyogaano lw'endwadde, mu ntiisa, obulyake, ekittabantu, obutemu, n'obutabanguko. Ojja kuzuula mu kitabo kino nti obubi bulina amaaso, obulungi bulina Omulwanirizi, era n'ekibi nga kirina enkomerero. Bw'oba ng'oyagala okweteekerateekera enkomerero y'ensi ko n'ensi ey'ekitiibwa egenda okujja, oteekwa okusoma ekitabo kino.
Olulimi:
Ekisinze Okuggibwa ku Mutimbagano